Akabinja akanonyeza abaana amaka g’okubeeramu kandibadde kasanyufu okwogera n’abantu kinoomu oba abagalana abayina amaka ag’esobola mu kulabirira omwana.
Nsaba otukubire essimu oba otuwandikire ebbaluwa y’okumutimbagano tusobole okutegeka olukiiko n’omu ku b’akabinaa akanonyeza abaana amaka..Tuggya kusobola okuddamu ebibuuzo byonna byoyinza okuba nabyo ebikwata ku nsonga z’okuzaala abaana obuggya.
Tewali ssente z’osasula mu kuwuliziganya naffe oba okukola enkiko naffe. Ekyetaago kyaffe ekikulu kwekufunira abaana b’ekibiina kya Malaika Babies Home amaka agalimu obukuumi n’okwagala basobole okweyagala.
Emikutu egy’omugaso kwowuliziganyiza naffe.
[email protected]
+256 (0) 791777319