Ekitongole kya “Child’s I Foundation” tekikusaba wadde ennusu bwekiba kikuyambako mu ngeri z’okuzaala omwana obuggya. Twagala buli mwana ali mu maka gaffe oba ekibiina kya “Malaika Babies Home” atekebwe mu maka agalimu okwagala n’obukuumi kyekyetaago kyaffe ekikulu. Tetuyina nsasula gyetwagala oluvanyuma wabula kumanya nti omwana akakkanye, ayagalwa ate akuumibwa.
Wadde ffe tetuyina nnusu gyetusaba, wayinza kubawo okusasulira emirimu gy’ebibiina ebya waggulu ebyenyigiramu n’okusasulira emirimu gy’omukugu w’ebyembeera z’abantu n’abakugu bannamateeka abalala abenyigiramu ab’etaaga ssente z’entambula, ssente z’ekiseeera ky’ebibuuzo, ssente z’okuggyuza empapula wamu n’okuzikakasa.
Bino wammanga biyinza okwetaaga okusasulira {ng’oggyeko ebirara}
Bino ne ssente zino wamanga byetagisa mu kufuna okukirizibwa okuzaala omwana obuggya :
Abakuggu abaakakasibwa amateeka mu kuzaala abaana obuggya.
Okufuna obuyambi obusingawo n’okubudabudibwa mungeri y’okuzaala omwana obuggya oyinza okwetaaga okwebuza ku kibiina ekiyitibwa “Nkwanga and partners Associates”, abakugu mubikwata ku by’okulabirira omwana atali wuwo oba okumuzaala obuggya olubeerera {Bayinza okwetaago okusasula oba obutasasulwa}:
Katamba Victoria
Essimu: +256 772 212 677
Omutimbagano: [email protected]
Kisaka Dorothy
Essimu: +256 772 417 449
[email protected]