Ugandans Adopt

OKUZAALA OMWANA OBUGGYA

Nyinza Ntya Okuzaala Omwana Obuggya Olubeerera?

Entandikwa y’engeri y’okuzaala omwana obuggya olubeerera
Bwoba oyina obwetaavu mu kuzaala omwana obuggya olubeerera nsaba okwatagane n’akabinja akanonyeza abaana amaka g’okuberamu baggya kuba basanyufu okuteesa naawe n’okukusinkana oba okukudamu ebibuuzo byonaaba nabyo ebisooka.

  • Okulaga obwetaavu bwo oba obwetavu bwo butwale eri ekabinja akanonyeza abaana amaka g’okuberamu ekali mu kibiina kya Malaika Babies Home.
  • Ekabinja akanonyeza abaana amaka g’okuberamu kaggya kkukolako okunonyereza ebikufaako nga gwe oba nga abagalana era kuno kugatibwa okusooka okukyala oba okumanya ewuwo.
  • Empapula eziggyuzibwa okusooka ziyina okumalirizibwa mu buggyuvu wamu nabazadde b’abaana abazaliddwa obuggya nga bakakasiddwa ekibiina ekisengeggya.
  • Akabinja akanonyeza abaana amaka g’okuberamu kaggya kukola naawe okulaba omwana asaanidde.
  • Tewali nsasula yenyigira mu kukolera awamu n’ekitongole kya “Child’s i Foundation nga munonya engeri y’okuzaalamu omwana obuggya naye ebyetaago byabannamateeka biggya kwetaga okusasulira ssente.
  • Ebisingako awo ku byokusasulira mu kuzaala omwana obuggya nsaba nyiga wano.

    Nnina obusobozi?

    Ani asaanidde okuzaala omwana obuggya?

    Abatuuze ba Uganda basaanidde okusaba okuzaala abaana obuggya.

    Abasabi kinoomu n’asuka mu omu nga Bannayuganda basaanidde okuzaala abaana obuggya.

    Bannamawanga abagwira nga babadde mu Uganda okumala akaseera ka myaka esatu n’omusobyo amateeka gabakiriza era gabatwala Batuuze.

    Abagwira nga tebanafuuka batuuze naye nga balubiirira okubeera mu Uganda okumala ebbanga erisukka mu myaka esatu baanirizibwa okutukirira ekitongole kya “Child’s i Foundation” ku songa ezikwata ku kuzaala abaana obuggya. Wabula okuzaala omwana obuggya mu bulamu bwe bwonna ng’oyita mu mateeka kikirizibwa ng’omaze ebbanga lya myaka essatu n’omusobyo ng’omutuuze mu Uganda era ng’omazze akaseera akasaamusaamu ng’omwana omulabirira ng’omwana wo.

  • Kyandibadde kirungi ssinga omu ku bazadde bw’omwana abaggya ng’aweza emyaka 25 {abiri mw’etaano} n’omusobyo.
  • Teriyo myaka gyawaggulu gyiremesa muzadde alubirira kuzaala mwana buggya.
  • Abazadde abazaala abaana obuggya bayina okuba n’obulamu obusaanidde ate n’okuba nonyerezaako okwe ddwaliro kuyinza okolebwa okusobola okukasa obulamu bwabwe.
  • Obuzzi bwemisanga buyinza obutalemesa muntu kuzaala mwana buggya naye emisango gyetagisa okunonyerezebwako.
  • Okutukiriza Okusalawookwo

    Okuteeka mu nkola okusalawo kw’okuzaala omwana obuggya kintu kizibu nnyo ate kwewaayo kwa lubeerera naye ate ebirungi byakyo tebigwayo olw’ebyokuyiga ebijja eri omuzadde n’omwana.
    Bwoba oyagala okuzaala omwana obuggya twandibadde basanyufu okuddamu ebibuuzo byonna byoyina. Nsaba okube ku ssimu y’omuky: +256 (0) 791777319.

    Leave a Reply